Podcast

Uganda Reality Podcast

The Uganda Realities Podcast explores the social, economic, and cultural realities shaping everyday life in Uganda.

Through honest conversations, storytelling, and reflection, this podcast looks beyond headlines to understand the real experiences of people across communities.

Featured Episode

Lwaki Abavubuka b’Abafirika Badduka Mu Nsi Zaabwe? | Why African Youth Are Leaving Home

Mu myaka egiyise, enkumi n’enkumi z’abavubuka bava mu Afurika nga bagenda mu Bulaaya, Amerika n’ebitundu ebirala nga balowooza nti eyo ye wali emikisa egy’obulamu obulungi.


Recent episodes

Episode 1

Lwaki Abavubuka b’Abafirika Badduka Mu Nsi Zaabwe? | Why African Youth Are Leaving Home

Episode empya efudde ku nsonga enkulu nnyo mu Afurika leero: abavubuka okuva mu nsi zaabwe ne banoonya obulamu ebweru.

Mu myaka egiyise, enkumi n’enkumi z’abavubuka bava mu Afurika nga bagenda mu Bulaaya, Amerika n’ebitundu ebirala nga balowooza nti eyo gye wali emikisa egy’obulamu obulungi.

Naye lwaki kino kibaawo?
Ensi zaffe ziremereddwa abavubuka?
Oba obulamu ebweru bwe bulabika obulungi ku social media naye nga si bwe buli mu mazima?

Mu episode eno tukubaganya ebirowoozo ku nsonga eno n’okusunsula ensonga lwaki abavubuka bangi balowooza okuleka Afurika.

Wuliriza episode wansi era ogabane endowooza yo.

About the Podcast

The Uganda Realities Podcast explores the political, economic and social issues shaping Uganda and Africa today. Each episode breaks down complex topics and asks difficult questions about the continent’s future.

Host: Mark Wandyaka

Topics / Categories

  • African politics
  • Youth and unemployment
  • Foreign aid
  • Migration
  • Uganda society

Listen & Subscribe

Get new episodes and insights about Uganda and Africa directly in your inbox.